TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ssekukkulu eyengedde: Abaguzi n'abatunzi mu Kampala beetala

Ssekukkulu eyengedde: Abaguzi n'abatunzi mu Kampala beetala

Added 10th December 2019

EMBEERA y’ekibuga atandise okufuuka eyakayissanyo olw’abasuubuzi ne bakasitoma baabwe okwetala nga beetegekera Ssekukkulu.

Abasuubuzi batandise okuyiwa emmaali ku makubo n'enzigi za akeedi ez'enjawulo okusobola okuteega bakasitoma abanoonya okugula ebintu bya Ssekukkulu mu kibuga wakati.

Mu bimu ku bintu abasuubuzi bye baayiye ku nguudo mulimu engatto, engoye, ensawo z'abakyala, ebikozesebwa ku maka ng'ebikopo, essowaani, ejjiiko, sukaali, sabbuuni n'ebirala.

Wabula abamu ku basuubuzi okwabdde Dan Ssemakula ne Annet Nantege (abakolera okumpi n'omwala gwa Nakivubo ) bakukulumidde KCCA olwa kye bayise obutabakkiriza kwetaayiza ku makubo ng'eyita mu bikwekweto ebya buli kiseera by'ebakolako.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...

Ssentebe Andrew Kasatiiro ng'agezaako okunnyonnyola abaatafunye butimba.

Ab'e Jinja Kalooli batabuki...

Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....

Kasibante ku mpingu  ng'akwatiddwa.

Agambibwa okugezaako okufum...

OMUSUUBUZI   aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza  okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....