TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ssekukkulu gye siryerabira: Gwe nnali neesunze okugirya naye yammenya omutima

Ssekukkulu gye siryerabira: Gwe nnali neesunze okugirya naye yammenya omutima

Added 10th December 2019

OMWAKA buli lwe gutandika bangi babeera balowooza ku butya bwe banaagumalako era bwe guba gunaatera okuggwaako.

 Mirembe

Mirembe

Abasinga batandikirawo okwesunga December 25, anti nga beesunga amanzaali ga ssekukkulu.

Olunaku luno buli muntu alutegeera bubwe era abamu balulinako ebyafaayo mu kulya, abalala mu kwamabala ate abalala mu kkanisa. Abantu ab'enjawulo boogedde ku ngeri gye bategeeramu Ssekukkulu ne bye batasobola kwerabira buli lw'etuuka.

Judith Mirembe 25, ow'e Kyebando ng'akolera ku Ham Grounds mu Kampala, ssekukkulu ya 2012 aginyumya nga lutabaalo mwe baamuwangulira.

"Nneesitula ku Ssekukkulu ne hhenda ew'olulenzi lwange ndufumbireko nga njagala tugirye ffembi. Saayagala kumutegeezaako nti nzija ku olwo.

Nagulayo ku bintu bye twali tugenda okukozesa omwali emmere n'enva n'ebirala kubanga nalinamu obusente bwange.

Ekyammala enviiri ku mutwe kwe kutuukayo nga yakyazizza dda omukazi omulala.

Ebintu bye nnali nguze nabiteeka ku kabalaza ne mbuuza omuwala kye yali akola nga tanziramu wabula okunziimuula.

Nayingira mu nnyumba ne nkwata omulenzi amataayi kyokka olw'o kuba yali musajja, yansinza amaanyi n'ankasuka ebweru bwentyo ne nzira awaka n'ebinuubule byange

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssaabasumba Kizito Lwanga (ku ddyo) Omusumba Kakooza ne Ssekamanya ( ku kkono) nga baganzika ekimuli ku kifaananyi  ky'omugenzi mu Lutikko e Lubaga.

Paapa akungubagidde Omusumb...

PAAPA Francis akungubagidde Bishop John Baptist Kaggwa n'amwogerako nga munnaddiini abadde tasangika. Paapa yagambye...

Tumukunde (ku ddyo) ng’agezaako okuyita ku baserikale. Oluvannyuma baamugaAnye okweyongerayo ewa Kyagulanyi.

Tumukunde bamugobye ewa Bob...

EGGULO ku Lwokutaano, Omubaka Robert Kyagulanyi Sentamu yabadde ategese okwogera eri eggwanga. Naye ng'ebyo tebinnabaawo,...

Titus Ssematimba eyateebedde Buddu (mu ddyo) ng’atwala omupiira ku muzannyi wa Bulemeezi.

Abaamasaza batolotoomye lwa...

Fayinolo y'Amasaza Gomba - Buddu Egyazannyiddwa ku semi; Busiro 0(4)-0(5) Gomba Bulemeezi 0-1 Buddu OBWAKABAKA...

Bobosi omuzannyi w'omupiira.

'Kye kiseera okwesiga Bobos...

"EKYASINZE okunsanyusa kwe kulaba nga mutabani wange Bobosi Byaruhanga ali ku katebe ka ttiimu y'eggwanga ey'abakulu....

Omusumba Joseph Tumusiime owa The heaven's gate Church of All Nations

Wuuno nnabbi eyalagula Trum...

Omusumba owa The heaven's gate Church of All Nationa avuddeyo n'akakasa okulagula kwe ku eyabadde omukulembeze...