TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ababbi babbye nnamba za mmotoka e Kyengera ne basaba ssente

Ababbi babbye nnamba za mmotoka e Kyengera ne basaba ssente

Added 10th December 2019

Ababbi babbye nnamba za mmotoka e Kyengera ne basaba ssente

ABABBI bazinzeeko ekifo awasimbibwa mmotoka e Wakimese mu Kyengera Town Council  ne bazitemako nnamba puleti  oluvannyuma ne balekawo ekiwandiiko okuli nnamba ya ssimu banyini zo kwe balina okuteeka ssente okuzibadiza.

Bino byabaddewo mu kiro ekyakeesezza  leero  wakati wa ssaawa 8 n'omwenda ogw'ekiro ku ppaakingi ya MEG&JH.

Emmotoka 23,ababbi zebasazeeko nnamba kwosa okubasalira ssente eziri wakati we mitwalo 8 ne 15 okubalagirira weziri era abamu abaziweereza basobodde okuzifuna.

Omwogezi wa poliisi mu Kampala n'emirirano Patrick Onyango yakakasizza obubbi buno nategeeza nti poliisi egenda mu maaso n'okunoonyereza okuzuula abenyigidde mu bubbi buno

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...

Moses Magogo, Pulezidenti wa FUFA

FUFA eweze ttiimu okutendek...

FUFA eweze ttiimu zonna okutendekebwa n’okuzannya omupiira kagube gwa mukwano. Ekiragiro kino kikola okutuusa nga...