TOP

Renah Nalumansi azaalidde maneja we omusika

Added 11th December 2019

Omuyimbi Renah Nalumansi azaalidde Justin Bas omusika ne yeewaana "sikyali mu kiraasi ya ba laavu nigga"

 Renah mu ddwaaliro

Renah mu ddwaaliro

ESSANYU ly'omuzadde omukyala yenna kugenda mu sannya nadda ng'omwana we  naye kenyini balamu.

Essanyu lino omuyimbi Renah Nalumansi  lyalimu bwazaalidde Justin Bas abamu gwe bamanyi nga Super Kiraka omukozi ku Ttiivi emu omusika era bombi bali mu mbeera nungi.

 enah ne bba ustin as Renah ne bba Justin Bas.

Renah yazadde ggulo ku ddwaaliro lya Paragon e Bugolobi era ono ye waana we asoose mu Justin Bas amazze ebbanga nga maneja we.

"Mwebale mwena abatusabidde kubanga omwana ne nnyina bali bulungi. abo ababadde bampita laavu nigga sikyali mu kiraasi yamwe." Justin Bas bwagasseko.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'ekkanisa ya Shincheonji ...

Ab'ekkanisa ya Shincheonji baweddeyo omusaayi okutaasa Bannnaabwe okirwadde kya Corona

Abamu ku batuuze ku mayumba gaabwe agali wakati mu mazzi ku mwalo gw’e Kiribairya. Ebif: HENRY NSUBUGA

Ab'e Buyende bakaaba lwa nn...

Abatuuze abawerera ddala okuva ku myalo egy’enjawulo egyetoolodde ennyanja Kyoga mu disitulikiti y’e Buyende beekubidde...

Omusuubuzi mu Kikuubo yeeky...

OMUSUUBUZI mu Kikuubo anyiize n'aleega ekiso afumite owa KCCA abadde alemedde ku mmaali ye kyokka ababaddewo ne...

Poliisi yeezoobye n'aba ake...

Bino bibaddewo olwaleero(Lwakusatu ku makya) abasuubuzi abakulembeddwa,ssentebe w'ekibiina kino Godfrey Katongole...

Bannalotale mukwatizeeko Ka...

OMUBAKA wa gavumenti e Kalungu Pastor Caleb Tukaikiriza akubirizza Bannalotale beeyambise omutima gw'ekibiina kyabwe...