TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Temulimbibwa bavubuka kukyusa bukulembeze - Col. Bantaliza

Temulimbibwa bavubuka kukyusa bukulembeze - Col. Bantaliza

Added 13th December 2019

Yawadde abakyala amagezi nti, bwe balaba nga waliwo ebitabatuukako balonde abakulembeze be balaba nga balina obusobozi okutuuka eri omukulu alina ekyagi omuva emmere

 Col. Bantaliza ( owookubiri ku kkono) ng'alambula ebimu ku bikolebwa ebibiina by'abakyala.

Col. Bantaliza ( owookubiri ku kkono) ng'alambula ebimu ku bikolebwa ebibiina by'abakyala.

OMUMYUKA w'omwogezi wa Gavumenti Col. Shaban Bantariza alabudde abakyala b'e Lugazi obutalimbibwa bavubuka ku kukyusa bukulembeze nga babuggya ku Pulezidenti Museveni n'agamba nti baagala kutuzza gye twava

Yawadde abakyala amagezi nti, bwe balaba nga waliwo ebitabatuukako balonde abakulembeze be balaba nga balina obusobozi okutuuka eri omukulu alina ekyagi omuva emmere.

Col. Bantariza yabitegeezezza ebibiina by'abakyala  ebyasobye mu 200, abaabadde ku ssomero lya Lugazi Umea P/S mu nteekateeka y'okusisinkana abakulu okuva mu Gavumenti okulaba engeri ebibiina gye bisobola okuyambibwamui okwekulaakulanya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...

Bannayuganda muve mu tulo -...

PULEZIDENTI Museveni akunze Bannayuganda okuva mu ttulo bataandike okusala amagezi g’okunoonya obuggagga n’asaba...

Gavana Mutebile

COVID19 ayigirizza Bannayug...

GAVANA wa bbanka enkulu Tumusiime Mutebile agambye nti Bannayuganda bagenda kukendeeza ku kumala gasasaanya nsimbi...