TOP

'Mutambule n'abaana ku mikolo gy'Obwakabaka'

Added 13th December 2019

Yabadde Bulange - Mmengo bwe yabadde asisinkanye abantu abaavudde mu maggombolola okuli; Musaale Ssisa mu ssaza ly’e Busiro ne Mutuba XIII Muwanga mu ssaza ly’e Ssingo abaleese amakula ga Kabaka omwabadde ente, amatooke n’ebirala ebiriibwa.

 Christopher Bwanika ( ali wakati) nga yeebaza ab'eggombolola ya Musaale Ssisa mu ssaza ly'e Busiro olw'okutwala amakula ga Kabaka

Christopher Bwanika ( ali wakati) nga yeebaza ab'eggombolola ya Musaale Ssisa mu ssaza ly'e Busiro olw'okutwala amakula ga Kabaka

SSAABAWOLEREZA wa Buganda, Christopher Bwanika asabye abazadde okutambula n'abaana ku mikolo gy'Obwakabaka kibayambe okumanya kalonda yenna akwata ku Bwakabaka olwo bwe banaakuula nabo bakole ebyo bye bakuze balaba.

Yabadde Bulange - Mmengo bwe yabadde asisinkanye abantu abaavudde mu maggombolola okuli; Musaale Ssisa mu ssaza ly'e Busiro ne Mutuba XIII Muwanga mu ssaza ly'e Ssingo abaleese amakula ga Kabaka omwabadde ente, amatooke n'ebirala ebiriibwa.

N'agamba nti bwebatwala abaana, babeera boongera okunyweza ennono ne bayiga obuvunaanyizibwa obw'okuwereeza Kabaka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabineeti eteesezza okuggul...

KABINEETI eggulo yateesezza ku kuggulawo akeedi n’ebirina okussibwa mu nkola nga ziggulwawo.

Ekibalo ky'okulima ennyaany...

ENNYAANYA kireme ekyettanirwa abangi olw’okuba kikula mangu ate nga kirina akatale okutandikira ku bantu b’okukyalo...

Basajjabalaba

Ebyapa Basajjabalaba by'ali...

EBYAPA omugagga Haji Hassan Basajjabalaba bye yafuna ku ttaka lya Panda PL e Luzira, bisattiza abatuuze nga bagamba...

Abatuuze nga bagezaako okuzikiriza omuliro

Omuliro gwokezza amayumba 1...

ABATUUZE b’e Kawaala bali mu maziga olw’omuliro ogugambibwa okuva ku masannyalaze okusaanyaawo amayumba agawera...

Abakozi ba Imperial Royale ...

ABAKOZI ba wooteeri ya Imperial Royale bavunaaniddwa okujingirira ebiwandiiko n’okufiiriza gavumenti ya Uganda...