TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Akabaga k'amazaalibwa ga Ritah Penny kabadde nga kivvulu.

Akabaga k'amazaalibwa ga Ritah Penny kabadde nga kivvulu.

Added 14th December 2019

Ritah Penny bamukoledde akabaga k'amazaalibwa akamucamudde.

  Ritah penny ow'okubiri ku kkono nga asala keeki ne mikwano gye

Ritah penny ow'okubiri ku kkono nga asala keeki ne mikwano gye

Wadde teyayogedde myaka gye bakira abamubuuza abaddamu kimu "ndi muntu mukulu" Ritah Penny abamu gwe bayita maneja w'abayimbi olw'abayimbi bazze akwata ku mukono n'okubayamba okutumbula ebitone byabwe,

olunaku lw'eggulo ajja kulwawo okulwerabira mikwano gye nga bakulembeddwamu Sophie Love bwe bamukoledde akabaga k'amazaalibwa akamucamudde.

 itah enny nga abuuza ku mikwano gye Ritah Penny nga abuuza ku mikwano gye.

Akabaga kano ke bamusuddeko nga tategedde kabadde ku Papaz spot e Makindye ku Lwokutano ekiro.

yabadde yakatuuka ne wabawo abamuyira amazzi nga abantu abamu bwe bateera okukola ekyamunyizizzamu wabula oluvannyuma ekyo yakivuddeko ne yegatta ku mikwano gye okumujagulizako amazaalibwa ge.

 itah enny ophie ove ku ddyo ne eter eleb ayimiridde Ritah Penny, Sophie Love( ku ddyo) ne Peter Celeb ayimiridde.

omu kw'omu obwedda buli akwata akazindaalo amusiima kuba na mutima omugabi era omulungi ate abalala nti muntu wa bantu.

omukolo wabadde oyinza okuguyita ekivvulu olw'abayimbi abangi abaleeteddwa okusanyusa omugole w'olunaku ne mikwano gye.

abayimbye kwabaddeko n'abayimbi nga King Saha, Mary Bata, Omulangira Ssuuna, Izon T n'abalala.

 mulangira suuna ngayimbira itah enny Omulangira Ssuuna ng'ayimbira Ritah Penny

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omugagga Ham eyakulembeddemu bannanyini bizimbe mu lukiiko ne Amelia Kyambadde

Bannanyini bizimbe balemedd...

AKAKIIKO kebassaawo okubaga ebinaagobererwa kisobozese okuggulawo akeedi z’omu Kampala kamalirizza lipooti eno...

Jackson Musisi kitunzi w'essaza lya Gomba ku kkono ng'akwasa Mansoor Kamoga obuvunaanyizibwa bw'essaza

Aba ttiimu y'essaza lya Gom...

OLUVANNYUMA lw’ Essaza lya Gomba okusaasaanya ssente empitirivu mu kugula abazannyi, abakungu baalyo bafunyemu...

Omutendesi Bamweyana ng'assa ku ndagaano omukono

Omutendesi Bamweyana olwega...

OMUTENDESI omuggya owa Wakiso Giants FC mu Star times Uganda Premier League, Douglas Bamweyana asuubizza omupiira...

Bryan White kati asizza ku ku byuma

Bryan White mulwadde muyi: ...

Bryan White mu kiseera kino asizza ku byuma amaze wiiki biri mu ddwaaliro ly'e Nakasero kyokka embeera ye ekyagaanye...

Kato Lubwama nga tebannamulongoosa

Omubaka Kato Lubwama bamulo...

OMUBAKA Kato Lubwama ( Lubaga South) amaze essaawa ssatu mu sweeta ng'abasawo bamulongoosa n'okumwekebegya omulundi...