
Rajiv ng'agabula abaana abaliko obulemu
ABA Ruparelia Foundation bagabudde abaana abaliko obulemu ebintu bya ssekukkulu, babagabudde ekijjulo ssaako n'okubawa ebintu ebikalu.
Akabaga kano kaatuumiddwa make their Xmas one to remember era nga kabadde kussomero lya Kampala Parents nga n'omuyimbi Fresh Kid abaddewo nnyo okusanyusa bato banne ssaako ne Felista omuyimbi omuto.
