TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ghetto King acankalanyizza e Kisenyi ng'agaba ebya ssekukkulu

Ghetto King acankalanyizza e Kisenyi ng'agaba ebya ssekukkulu

Added 16th December 2019

Ghetto King acankalanyizza e Kisenyi ng'agaba ebya ssekukkulu

 Ghetto King n'ebintu byatwalidde abantu b'omu Kisenyi

Ghetto King n'ebintu byatwalidde abantu b'omu Kisenyi

GHETTO King acankalanyizza abatuuze b'omu kisenyi wano mu Kampala bwabadde agenzeeyo okutwalira abaana ba Ghetto ebintu bya ssekukkulu.

Ghetto King azze n'olukalala lw'emmotoka era abantu oluzirabye nga ziyingirawo mu Kisenyi nabo ne baziwerekera okutuuka awabadde wategekeddwa omukolo gw'okugabira ebyassava bya Ssekukkulu.

Ebimu ku bintu Ghetto King by'awadde abaana kuliko Sukaali,engoye, Ssabbuni,omuceere n'emigaati.

Omukolo guno gwetabiddwaako abantu ab'enjawulo omwabadde Full Figure omuwabuzi wa Pulezidenti ,Kabaya eyeyita pulezidenti wa Ghetto n'abalala

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...

Dr. Emmanuel Diini Kisembo eyaloopa omusango gw'ebyokulonda

Omusango ogwawaabirwa akaki...

KKOOTI enkulu etuula ku Kizimbe kya Twed Towers mu Kampala etandise okuwulira omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda...

Omubaka Kato ekyenda bakizz...

OMUBAKA Kato Lubwama owa Lubaga South asulirira kusiibulwa oluvanyuma lw’ekyenda ekibadde kikuumirwa ebweru w’olubuto...

Kajoba azzeemu okukwatagana...

Ku wiikendi Vipers SC yawadde omutendesi Kiwanuka endagaano ya myaka ebiri okumyuka omutendesi Fred Kajoba ng’ono...