TOP

Fresh Kid omwaka agutandise na baloodi

Added 1st January 2020

Fresh Kid omwaka agutandise na baloodi

OMUBAKA wa palamenti owa Makindye West, Allan Ssewanyana yabadde ali mu maka ge e Lukuli Nanganda e Makindye n'awulira abantu abakonkona.

Yagenze okuggulawo ng'amaaso agakuba ku muyimbi Fresh Kid. Yabadde ne maneja we omupya n'abaaniriza.

Baanyumizzaamu era wano Fresh Kid we yategeerezza omubaka nti y'omu ku bantu be yeegomba ng'ate anyumirwa n'engeri gyagoberera ebyemizannyo.

Wano Fresh Kid we yakubidde Ssewanyana akaama nti ku kitone ky'okuyimba ky'alina ayagala kugattako okusamba omupiira kubanga nagwo agwewulira.

Ssewanyana yamusuubizza okumuyamba n'amutonerayo n'ebirabo n'okumwagaliza omwaka 2020 ogw'essanyu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu