TOP

Owange, omwaka 2019 tugutwazizza naye...

Added 1st January 2020

Owange, omwaka 2019 tugutwazizza naye...

MMISA bwe yawedde ku Lutikko e Lubaga ku Ssande, abanene mu biti eby'enjawulo balina enkola y'okusisinkana wabweru wa Klezia ne banyumyamu n'okwebuuzaako.

Eno kkamera zaffe gye zaakwatidde Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga ng'akutte Minisita John Chrysestom Muyingo ku mukono amukuba akaama manya nga bakubaganya ebirowoozo.

Abakristu abaabalabye buli omu obwedda ayogera bibye anti waliwo obwedda abeeyogeza nti, ‘‘kaama katono naye nga kakulu...'' ate ng'abamu bagamba nti kirabika baabadde bejjukanyamu ku bibadde mu mwaka 2019 ogwaweddeko.

Mukyala wa Katikkiro yababadde mabega ng'afa essanyu. Oba baabadde banyumya ku ki? Nze naawe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo