TOP

Don Bahati atadde ssente mu kivvulu kya Spice Diana

Added 6th January 2020

Enteekateeka z'ekivvulu kya Spice Diana ziri mu ggiya. Don Bahati naye avuddeyo okumuwagira

 K’sweets (ow'okubiri ku kkono) nga akwasa Spice Diana ceeke

K’sweets (ow'okubiri ku kkono) nga akwasa Spice Diana ceeke

Ebbugumu lyeyongedde mu kivvulu ky'omuyimbi Spice Diana, Omusama Don Bahati Lubega okuva e South Africa  bwamuwadde obukadde 10 zimuyambe mu nteekateeka.

Ng'amukwasa ceeki, K'sweets (Fredrick Mwakira) maneja wa Bahati ategezezza nga mukama we bwawagira ennyo abayimbi ate muwagizi wa Spice Diana lukulwe y'ensonga lwaki avuddeyo okumuwagira n'amaanyi.

 on ahati ne pice gyebuvuddeko Don Bahati ne Spice gyebuvuddeko

K'sweets  agamba ssente zino zigendereddwamu kugula tikiti ze banagabira abantu abagala okugenda okuwagira n'okunyumirwa emiziki gya Spice Diana nga January 17, 2020 ku Freedom City mu kivvulu kyatumye ‘Spice Diana live in concert'.

Spice asimye Bahati n'abantu abalala abavuddeyo okumuwagira era agamba kati alinze bawagizi be ku Freedom City abakube emikizi nga bwe basanyukira awamu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo