TOP

Bamugobye ku kyalo lwa kubba mabaati

Added 7th January 2020

OMUVUBUKA eyategeerekeseeko erya Wakabi atunudde ebikalu bwe bamugobye ku kyalo lwa kubba mabaati.

OMUVUBUKA eyategeerekeseeko erya Wakabi atunudde ebikalu bwe bamugobye ku kyalo lwa kubba mabaati .

Wakabi abatuuze b'omu Dobi zooni baamulumirizza okubba amabaati ga munnaabwe , baamukutte n'abatwala gye yagaterese amalala n'abakakasa nga bwe yagatunze.

Kino kiwalirizza olukiiko lwa LC okumugoba ku kyalo obutaddamu kumulabako.

Medie Ssekate akulira eby'okwerinda mu Dobi zooni yagambye nti Wakabi aludde ng'atigomya ekyalo nga y'omu ku banyakula amasimu mu bulippagano bw'ebidduka nga ku luno baabadde tebasobola kumugumunkirizza ne bamugoba.

Wakabi yabategeezezza nti yadde bamugobye naye tekimugaana kuddayo kulaba ku mikwano gye LC kye yawakanyizza.

Omusango guli ku poliisi y'oku Kaleerwe ku fayiro nnamba SD REF: 09/07/01/2020

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...

Bannayuganda muve mu tulo -...

PULEZIDENTI Museveni akunze Bannayuganda okuva mu ttulo bataandike okusala amagezi g’okunoonya obuggagga n’asaba...

Gavana Mutebile

COVID19 ayigirizza Bannayug...

GAVANA wa bbanka enkulu Tumusiime Mutebile agambye nti Bannayuganda bagenda kukendeeza ku kumala gasasaanya nsimbi...

Nunda yeesize Katonda ku ky...

JACKSON Nunda olukutudde ddiiru ne URA FC n’asuubiza okuddamu okwaka nga bwe yali nga tannafuna buvune mu KCCA...

Golola

Golola alidde ogwa Tooro Un...

OMUTENDESI Edward Golola olumuwadde omulimu gwa Tooro United FC n’akomyawo banne bwe baawangula ekikopo ky’Essaza...