TOP

Polisi ekyeremye okuyimbula Ssekikubo

Added 12th January 2020

POLIISI ekyaagaanyi okuyimbula Omubaka we Lwemiyaga Theodre Ssekikubo gweyakwaata ku Lwokutaano n'emuggulako emisango okuli ogw'okulumya omuntu, Okukuma omuliro mu bantu n'okujeemesa abantu ku kiragiro ky'okuggala akatale k'ente okulwanyisa obulwadde bwa kalusu!.

 Omubaka Ssekikubo nga yeezooba ne Polisi

Omubaka Ssekikubo nga yeezooba ne Polisi

POLIISI ekyaagaanyi okuyimbula Omubaka we Lwemiyaga Theodre Ssekikubo gweyakwaata ku Lwokutaano n'emuggulako emisango okuli ogw'okulumya omuntu, Okukuma omuliro mu bantu n'okujeemesa abantu ku kiragiro ky'okuggala akatale k'ente okulwanyisa obulwadde bwa kalusu!.
 
Ssekikubo yali awakanya ekyokuggala akatale k'ente e Lwemiyaga olwa Kalusu ngagamba nti eno teri bulwadde buno ngabaali bataddewo kalaantiini ono baalina ebigendererwaa ebirala nokulemesa abantu okwenogera akassente mu nnaku enkulu nokuzza abaana ku ssomero ngaate ekitundu kiyimiriddewo mu kulunda.
 
Poliisi yamukwaata nemuggalira mu kaddulu e Masaka ngeeno yadde babaka bane ne Minisita Haruna Kasolo bageendayo okumweyimirira kyokka poliisi yamulemera.
 
Omwogezi wa poliisi e Masaka Paul Kangave agamba nti Ssekikubo atwaalibwa mu Kkooti e Masaka enkya ku Mmande asobole okuvunaanibwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omubaka Kato ekyenda bakizz...

OMUBAKA Kato Lubwama owa Lubaga South asulirira kusiibulwa oluvanyuma lw’ekyenda ekibadde kikuumirwa ebweru w’olubuto...

Kajoba azzeemu okukwatagana...

Ku wiikendi Vipers SC yawadde omutendesi Kiwanuka endagaano ya myaka ebiri okumyuka omutendesi Fred Kajoba ng’ono...

Ennyumba Aligo gy'asulamu wamu ne bazzuku

WORLD POPULATION DAY: Abant...

KU Lwomukaaga nga July 7 lunaku lwa nsi yonna olw’obungi bw’abantu era eggulo we lwatuukidde nga mu Uganda mulimu...

   Jane Nnabukeera eyasudde bbebi mu kabuyonjo

Wuuno maama eyasudde bbebi ...

Poliisi egamba nti Nnabukeera ng'amaze okusuula omnwana we mu kaabuyonjo yaddayo n'abikira abatuuze nga bwe yamufiiriddeko...

Mutumba eyakumye ku nnyumba ye omuliro ne mufiiramu bbebi we Nambooze

Akumye ku famire ye omuliro...

Ronald Mutumba okuva mu mbeera kiddiridde okukubira nga mukyala we Annet Mirembe amasimu nga tagakwata ate ng'olumu...