TOP

Akabenje kasse omu ku lw'e Kayunga

Added 13th January 2020

Takisi ebadde ewenyuka obuweewo eyabise omupiira n'etta omu

 Takisi eyeegalise n'abaserikale b'ebidduka (ku kkono) nga bapima awaabadde akabenje

Takisi eyeegalise n'abaserikale b'ebidduka (ku kkono) nga bapima awaabadde akabenje

Bya Saul Wokulira    

Takisi yeerindiggudde ekigwo n'etta omuntu n'okulumya abalala.

Akabenje kano kaagudde Sinda ku luguudo oluva e Kayunga okudda e Mukono ku Lwokubiri.

Takisi nnamba UBB 520R yagudde mu kkoona ly'e Sinda kkiromita emu okuva mu kitoogo ky'omugga Ssezibwa.

Eyafudde ye Bernard Aluma nga yakutuse atwalibwa mu ddwaaliro ly'e Naggalama.

Abatuuze abaalabye ng'akabenje kagwaawo baategeezezza nti, takisi yayabise omupiira ate ng'eri ku misinde minene ne yeefuula.

Abamu ku baafunye ebisago baamenyese amagulu, abalala emikono era baatwaliddwa mu malwaliro okuli Kayunga ne Naggalama.

Abaserikale b'ebidduka okuva ku poliisi e Naggalama nga bakulembeddwaamu CPL Kirunda bazze ne kasiringi ne basika takisi ne bagitwala.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omugagga Ham eyakulembeddemu bannanyini bizimbe mu lukiiko ne Amelia Kyambadde

Bannanyini bizimbe balemedd...

AKAKIIKO kebassaawo okubaga ebinaagobererwa kisobozese okuggulawo akeedi z’omu Kampala kamalirizza lipooti eno...

Jackson Musisi kitunzi w'essaza lya Gomba ku kkono ng'akwasa Mansoor Kamoga obuvunaanyizibwa bw'essaza

Aba ttiimu y'essaza lya Gom...

OLUVANNYUMA lw’ Essaza lya Gomba okusaasaanya ssente empitirivu mu kugula abazannyi, abakungu baalyo bafunyemu...

Omutendesi Bamweyana ng'assa ku ndagaano omukono

Omutendesi Bamweyana olwega...

OMUTENDESI omuggya owa Wakiso Giants FC mu Star times Uganda Premier League, Douglas Bamweyana asuubizza omupiira...

Bryan White kati asizza ku ku byuma

Bryan White mulwadde muyi: ...

Bryan White mu kiseera kino asizza ku byuma amaze wiiki biri mu ddwaaliro ly'e Nakasero kyokka embeera ye ekyagaanye...

Kato Lubwama nga tebannamulongoosa

Omubaka Kato Lubwama bamulo...

OMUBAKA Kato Lubwama ( Lubaga South) amaze essaawa ssatu mu sweeta ng'abasawo bamulongoosa n'okumwekebegya omulundi...