TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Enkuba egoyezza ebirime n'okutikkula obusolya bw'ennyumba e Lwengo

Enkuba egoyezza ebirime n'okutikkula obusolya bw'ennyumba e Lwengo

Added 13th January 2020

Enkuba egoyezza ebirime n'okutikkula obusolya bw'ennyumba e Lwengo

 Ebimu ku bintu ebyayonooneddwa enkuba e Lwengo

Ebimu ku bintu ebyayonooneddwa enkuba e Lwengo

Bya Harunah Mugerwa
 
ENKUBA eyafudembye e lwengo yalese ebyalo ebisoba 10  mu Gombolola ye lwengo ng'abaayo gebakaaba ge bakomba oluvannyuma lw'okwonoona ebirime byabwe ssaako n'ezimu ku nnyumba okuzitikkula obusolya.

Ebyalo ebikoseddwa kuliko Kyawaggoonya, Kijjabulanda, Kyetume, ate ng'ebirime ebikoseddwa kubaddeko emiyembe, amatooke ssaako n'obutunda ne nnamukadde amanyiddwa nga Nakyanzi Kerementia ow'emyaka 81 asigadde mu bbanga oluvannyuma lw'ennyumba ye okutukkukako akasolya

 

 

 
 
 
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo