TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omubaka Ssekikubo asindikiddwa ku alimnda e Masaka

Omubaka Ssekikubo asindikiddwa ku alimnda e Masaka

Added 13th January 2020

Omubaka Ssekikubo asindikiddwa ku alimnda e Masaka

EBYOKWERINDA bibadde byamanyi nnnyo ku kkooti e Masaka oluvannyuma lw'abawagizi b'omubaka Theodre Ssekikubo okweyiwayo mu bungi olw'okufuna amawulire nti  abadde aleeteddwa mu kkooti e Masaka okusomerwa emisango.
 
Munda mu Kkooti ejjudde n'ebooga nabalala ne batuula ebweru miti ng'eno n'abenzikiriza ye eyabasodokisi tebalutumiddwa mwana .
 
Wabula ekyewuunyisa emisango egy'amukwasa tewali gusomeddwa okujjako okumusomera emisango gye yazza mu 2010 kati emyaka kkumi egiyiseewo!
 
Ssekikubo asindikiddwa ku Alimanda mu kkomera e Masaka ngajja kuddda mu Kkooti enkya okuwulira okusaba kwe okweyimirirwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dodoviko (aliko ssaako) ne banne ku mukolo ogumu.

Ebipya ebizuuse ku Dodoviki...

DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata...

Lukwago nga bamukwasa empapula za FDC

FDC ewadde Lukwago bbendera...

ESSUUBI lya Ssalongo Erias Lukwago okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bw’eggwanga ku tikiti ya FDC mu 2021 likomye...

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...