
Katikkiro ng'ali n'abasakaate
KATIKKIRO Charles Peter Mayiga akyalidde ku baana abali mu kisaakaate kya Maama Nnabagereka ekigenda mu maaso ku Hana International School e Nsangi.

Agambye nti abaana bano abategeke obulungi ly'essuubi lya Buganda ne Uganda okutwalira awamu.




