TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omubaka Ssekikubo ayimbuddwa poliisi ne yenyooola n'abawagizi be

Omubaka Ssekikubo ayimbuddwa poliisi ne yenyooola n'abawagizi be

Added 14th January 2020

Omubaka Ssekikubo ayimbuddwa poliisi ne yenyooola n'abawagizi be

 Polisisi nga yenyool n'abawagizi ba Ssekikubo

Polisisi nga yenyool n'abawagizi ba Ssekikubo

TTiyagaasi anyoose ku Kkooti e Masaka nga Ssekikubo ayimbulwa poliisi bwebadde egezaako okumukwata,abawagizi ne bagiremesa

 

Omulamuzi Deogratius Ssejjemba mu kkooti e Masaka ayimbudde Omubaka we Lwemiyaga Theodre Ssekikubo ku kakalu ka kkooti ka Bukadde 10 ezitali zaabuliwo.

Wabula wabaddewo akasambattuko ssaako n'okukuba omukka ogubalagala oluvannyuma lwa Ssewkikubo okuteebwa ate Poliisi n'egezaako okwagala okumukwata.

Ssekikubo abadde avunaanibwa ogw'okkuma mu balunzi omuliro oluvannyum alw'okubassaako kalantiini ate ye n'agiggyawo ng'ayagala ente bazitunde kyere.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...

Abamu ku baffamire mu maka ga Maj. Mukasa e Kagoma.

Munnamagye eyayambako okule...

MUNNAMAGYE omulala, Maj. Gen. Eric Mukasa 60, eyakuba emmundu okuwamba enkambi y’e Kaweeweeta mu lutalo olwaleeta...