TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Eyali yagongobala ateredde n'asuubiza okuddayo okusoma

Eyali yagongobala ateredde n'asuubiza okuddayo okusoma

Added 22nd January 2020

Eyali yagongobala ateredde n'asuubiza okuddayo okusoma

OLUNAKU lw'eggulo banna Rotary ettabi lye Kololo nga bakulemberwa pulezidenti waabwe Bonny Nsambu baakungaanye ku woteeri ya Africana okwelabira ku Kuhumuza bbo gwe baayisa eky'amagero.

Nsambu yategeezezza nti Rotary eriwo okuyamba era basanyufu okulaba obuyambi bwabwe bwakola enjawulo bw'atyo n'akubiriza n'abalala okuyamba abalala n'akatono kebalina,bano baamusondedde ensimbi kwanatandikira okusoma kwossa n'okusuubiza okumwongerayo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aba Ruparelia Foundation ba...

Ekibiina ky’obwanakyewa ekya ‘’Ruparelia Foundation’’ kidduukiridde abaana mu ddwaliro e Mulago bwe kiwaddeyo...

Donald Trump ne Biden bavum...

DONALD TRUMP, Pulezidenti wa Amerika, ne gwe bavuganya, Joe Biden bavumaganidde ku ttivvi bwe babadde bakubaganya...

Mao

MAO alangiridde okwesimbawo...

PULEZIDENTI wa DP Nobert Mao asekeredde abanene ba DP abaayabulidde ekibiina kino ne beegatta ku ky’omubaka Robert...

Chalemeon ng'awaga oluvannyuma lw'okumala okwewandiisa. Ebifaananyi bya STUART YIGA

Yadde mwannyimye kaadi naye...

Omuyimbi Joseph Mayanja amanyiddwa nga Jose Chameleon, y'omu ku baasunsuddwa akakiiko k’ebyokulonda okuvuganya...

Sodo ne Shartsi

Muwala wa Kuteesa agaanyi o...

Muwala wa minisita w'ensonga z'ebweru Sam Kuteesa amanyiddwa nga Shartsi Musherure Nayebare agaanye okukkiriza...