TOP
  • Home
  • Emboozi
  • Eyaakayimbulwa e Luzira akomyewo n'akwatagana ne banne n'atandikira we yakoma

Eyaakayimbulwa e Luzira akomyewo n'akwatagana ne banne n'atandikira we yakoma

Added 12th February 2020

Mugabo eyakwatibwa poliisi mu August 2019 yatwalibwa mu kkooti ku misango gy'okusala abantu ensawo n’ababba

  Omuvubuka Hakim Mugabo nga asomola ensawo y'omutambuze

 Omuvubuka Hakim Mugabo nga asomola ensawo y'omutambuze

OMUVUBUKA Hakim Mugabo amanyiddwa nga Young Star abadde yaakayimbulwa okuva mu kkomera e Luzira akwataganye ne banne ne baddamu okusala ensawo.
 
Mugabo eyakwatibwa poliisi mu August 2019 yatwalibwa mu kkooti ku misango gy'okusala abantu ensawo n'ababba oluvannyuma lwa kkamera za Bukedde okumuk-wata lubona ng'asumulula ensawo wabula n'ayimbulwa mu January 2020.
 
Ku Lwokusatu kkamera za Buke-dde zazzeemu okukwata Mugabo ng'ali ne munne nga bagenda batambulira ku bantu abaweese ensawo ku migongo ne bazisumu-lula ne babaako bye batwala.
 
 
Mugabo ne munne obwedda batambulira ku luguudo lwa Burton Street okuliraana Pioneer Mall, Kampala Road ne Johnson Street ng'obwedda bagoberera abantu abaweese ensawo.
 
Kkamera za Bukedde zaalondod-de Mugabo ne munne okuva es-saawa 4:00 ez'oku makya okutuusa ssaawa 7:00 ez'omu ttuntu nga omu ku bo yabadde ayambadde ekkooti.
 
Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala n'emiriraano, Luke Owoyesigyire yagambye nti 
poliisi yatwala  Mugabo mu kkooti n'avunaanibwa era tebamanyi oba yayimbulwa ku kakalu ka kkooti.
Yagambye nti abaserikale bagenda kukola ebikwekweto okumuzuula n'okukwata banne nga ku mulundi guno bagenda kuttukizza fayiro enkadde asobole 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...

Dr. Emmanuel Diini Kisembo eyaloopa omusango gw'ebyokulonda

Omusango ogwawaabirwa akaki...

KKOOTI enkulu etuula ku Kizimbe kya Twed Towers mu Kampala etandise okuwulira omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda...

Omubaka Kato ekyenda bakizz...

OMUBAKA Kato Lubwama owa Lubaga South asulirira kusiibulwa oluvanyuma lw’ekyenda ekibadde kikuumirwa ebweru w’olubuto...

Kajoba azzeemu okukwatagana...

Ku wiikendi Vipers SC yawadde omutendesi Kiwanuka endagaano ya myaka ebiri okumyuka omutendesi Fred Kajoba ng’ono...