TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Leero mazaalibwa ga Jose Roberto Gama De Olivieira amanyiddwa nga Bebeto eyali emmunyenye ya Brazil

Leero mazaalibwa ga Jose Roberto Gama De Olivieira amanyiddwa nga Bebeto eyali emmunyenye ya Brazil

Added 17th February 2020

Leero mazaalibwa ga Jose Roberto Gama De Olivieira amanyiddwa nga Bebeto eyali emmunyenye ya Brazil

 Bebeto

Bebeto

Bya George Kigonya
 
Jose Roberto Gama De Olivieira amanyiddwa ennyo nga (BEBETO)eyayatiikirira ennyo mu 80 ne 90 mu ggwanga lya Brazil olwaleero mazaalibwa ge eg'emyaka 56
 
Omuzannyi Ono asinga kujukirwa mu World Cup ya 1994 mweyayambira Brazil okuwangula empaka zino nga bali ne Romario de Souza Faria.
 
BEBETO akwata Kya 6 mu byafaayo by'okutebera tiimu yegwanga nga yateeba ggoolo 39 mu mipiira 75.
 
Ajukirwa nyo enjaguza ye eya goolo zeyatebanga (nga alinga abuusa baby) olwa mukyala we eyali yakazaala mu kiseera ekyo.
 
Mu 1989 yayamba Brazil okuwangula empaka za semazinga wa Amerika ,COPA AMERICA nga yeyatwala n'ekyobuzannyi bwempaka ezo wamu n'okukulembera abateebi.
Wabula mu kiseera kino yay8ingira eby'obufuzi era ng'ali mu kibiina kya kya Democratic Labour Party Kya kikirira mu Legislative assembly ye Rio de Janeiro okuva mu 2010

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'e Korea batandise kampey...

AB’E Korea bali mu kugaba musaayi okumala ennaku ttaano okutaasa bannaabwe abakwatibwa ekirwadde kya Corona.

Omubaka Amelia Kyambadde nga yeegasse ku batuuze okukola bulungibwansi

Abakulembeze mwongere amaan...

EKIBIINA ky'obwannakyewa kikulembeddemu abatuuze b'e Mpambire ne bakola bulungibwansi omubaka Amelia Kyambadde...

Omugenzi Maj. Gen. Eric Mukasa

Kabaka atenderezza munnamag...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde omugenzi Maj.Gen. Eric Mukasa gwayogeddeko ng’omu ku bavubuka abazira...

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...