TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abalokole batadde Gavt. ku nninga ku kugatta abagole

Abalokole batadde Gavt. ku nninga ku kugatta abagole

Added 17th February 2020

ABASUMBA b’abalokole batadde gavumenti ku nninga okubawa layisinsi ezibakkiriza okugatta abagole wabweru w’ekkanisa.

 Omutume Dr. Joseph Serwadda

Omutume Dr. Joseph Serwadda

Omutume Dr. Joseph Serwadda akulira abalokole mu ggwanga yategeezezza nti layisinsi ezaabaweebwa zibakugira okugattira abagole wabweru w'ekkanisa so nga nabo bandyagadde okwegazaanya ng'eddiini endala nga basobola okugattira abagole mu bifo nga ku bbiici, wooteeri n'awalala.

Yategeezezza mu kusaba ku Ssande ku kkanisa ya Victory Christian Centre mu Ndeeba nti baagala layisinsi ziggyibwe ku bizimbe ‘ekkanisa' ziweebwe omusumba kinnoomu ng'omusumba oyo asobola okugattira abagole wonna w'aba ayagadde awatali kimukugira kasita aba nga yaweebwa layisinsi emukkiriza okugatta.

Dr. Serwadda era agamba nti bo nga ab'enzikiriza ya Kristo beetaaga n'etteeka erya Christian Marriage Bill liyambeko mu kuluhhamya obufumbo bwabwe era liwe n'ebbeetu abagoberezi okukubanga ebirayiro ng'enzikiriza yaabwe bw'egamba.

Atiisizza nti bbo ng'abalokole tebajja kukombya ku munnabyabufuzi yenna kalulu kaabwe mu kulonda okujja singa okusaba

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Minista Haruna Kasolo ng'asomesa ku kwekulaakulanya n'enkozesa y'ensimbi za MYOOGA

Abatuuze b'ekira basomesedd...

MINISITA omubeezi akola kunsonga z'ebibiina byobwegassi Kyeyune Haruna Kasolo, akubiriza abantu okwebereramu nga...

Aba Twaweza bafulumizza ali...

KUNOONYEREZA kuzudde nti ab’enganda okusaba abantu babwe sente okubayambako okuvvuunuka embeera kifuuse kyabulijjo...

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...