TOP

Sam Mukasa ayingidde goloofa ye n'asoomooza banne!

Added 21st February 2020

Yiino goloofa ya Sam Mukasa eyogeza banne obwama!

 amaka ga Sam Mukasa (mu katono)

amaka ga Sam Mukasa (mu katono)

Bw'oyogera ku bamaneja b'abayimbi mu Uganda abalina ke bekoledde, Sam Mukasa owa King Saha y'omu ku bbo.

Mukasa asabukulidde goloofa gy'azimbye e Kawuku ku Ntebe Road eccamudde emikwano n'abawagizi be.

 amaka ga ukasa bwe gafanana wabweru amaka ga Mukasa bwe gafanana wabweru.

Amaka gano ag'omulembe agatandise okwogeza abantu obwama, ng'ogyeko  okulabika obulungi  wabweru, galina kumpi buli kimu ky'osanga mu maka ga basereebu.

Munda mu kikomera alinamu ekifo ekyenjawulo abantu we bawumulira, kuliko awazannyirwa omupiira gw'ensero, azimba kiddiba ekiwugirwamu n'ebirala.

Abamu ku bantu obwedda abalaba amaka gano bogera kimu "Mukasa takyasabirwa"

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...