TOP

Okutuuza Ssaabalabirizi kuli mu ggiya

Added 22nd February 2020

Okutuuza Ssaabalabirizi kuli mu ggiya

 Ruth Nankabira

Ruth Nankabira

ENTEEKATEEKA z'okutuuza Ssaabalabirizi omulonde, Dr. Stephen Kazimba Mugalu ziri mu ggiya ng'ono agenda kutuuzibwa nga March 1, 2020 mu Lutikko e Namirembe.

Ssentebe w'akakiiko akategesi era nga ye nampala wa Gavumenti Ruth Nankabirwa (ku katono) yatuuzizza olukuhhaana lwa bannamawulire ku Lwokuna ku kitebe ky'obussaabalabirizi e Namirembe n'alambulula ku ngeri omukolo gye gugenda okutambulamu.Yagambye nti bayise abagenyi okuva mu ggwanga n'ebweru waalyo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...