TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Mayinja yeeganye eby'okuwagira NRM ng'ayimbira e Nakulabye

Mayinja yeeganye eby'okuwagira NRM ng'ayimbira e Nakulabye

Added 24th February 2020

Yayogedde ku nkolagana ye n’aba NRM n’agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People Power, wabula teyagenzeeyo kulya ng’abamu bwe bakimuteekako.

Ronald Mayinja

Ronald Mayinja

Omuyimbi Ronald Mayinja akubye emiziki e Mukono ne Nakulabye ne yeewuunya engeri abaayo gye baamusanyukidde n'okumuwagira. 
 

 Mayinja nga azina n'omuddigize 

Yabadde ku bbaala za Labamba ku nkomerero ya wiiki ewedde   nga yayimbye ennyimba ze empya n'enkadde okwabadde Doreen, Nnazaalibwa mukazi mwavu, Mzeei Bizzeemu, Njagaza Kajanja, Necklace, Ani agula ensi n'endala.
 

 Omuyimbi Mayinja n'omu ku baddigize

 
Yayogedde ku nkolagana ye n'aba NRM n'agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People Power, wabula teyagenzeeyo kulya ng'abamu bwe bakimuteekako.

 Omu ku baddigize 

 

 Omu ku byana ebyabadde ku kivvulu

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabaka tebagenda kumukongoj...

KABAKA Mutebi II si wakukongojjebwa ng’Obuganda bukuza amatikkira ge ag’omulundi ogwa 27 olw’okutya okusasanya...

Ow'emifumbi eyagobeddwa mu ...

OMUZANNYI w’emifumbi Geoffrey Lubega eyagobeddwa mu nyumba olw’okulemererwa okusasula ensimbi z’obupangisa adduukiriddwa....

Empaka za FEASSSA zisaziddw...

OMUKISA gwa Uganda okulwanirira okweddiza ekikopo ky’emizannyo gy’amasomero ga ssiniya ag’obuvanjuba bw’Afrika...

Nankabirwa ng'asanyusa bato banne

Omuyimbi muzibe asaba kuvuj...

BYA SOPHIE NALULE Angel Nankabirwa ow'emyaka 12 bw'omuwulira ng'ayimba ku muzindaalo odduka mbiro otere esange...

Kabineeti eteesezza okuggul...

KABINEETI eggulo yateesezza ku kuggulawo akeedi n’ebirina okussibwa mu nkola nga ziggulwawo.