TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abakuumi ba Ghetto King batiisizza abantu mu lukung'aana

Abakuumi ba Ghetto King batiisizza abantu mu lukung'aana

Added 2nd March 2020

Abakuumi ba Ghetto King batiisizza abantu mu lukung'aana

 Ghetto King ng'ali mu lukiiko

Ghetto King ng'ali mu lukiiko

ABAKUUMI b'omuyimbi Nick Rasta eyakazibwako erya Ghetto King endabika yaabwe etaaka abalabi ku bunkenke.

Bweyabadde mu lukungaana lw'abamawulire mu lubiri lw'obwakabaka bwa Ghetto ku lw'e Ntebe,babadde bambadde obukookolo mu ngeri etiisa okwefananyirizaako ebisolo ebikambwe nga bakutte Engabo,amafumu n'ebirala.

Bataddawo embeera eremesa abantu abamu okusemberera mukama waabwe.Yabadde atangaaza ku bigambo by'obwanabbi byeyayogera emyaaka essatu egiyise ng'alaga ebigenda okubaawo era ebiriwo ensangi zino ebizze bisasaana ku mikutu gy'empuliziganya egy'enjawulo omuli obutambi obwakwatibwa ng'ayogera ku Ndwadde ezigenda okuteeka ensi ku bunkenke,entalo,banabyabufuzi,enjala kakutiya n'ebilala.

Wabula abantu abamu bavudde mu kuwuliriza Ghetto King nebadde ku bakuumibe. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...