TOP

Ronald Mayinja yeevuma ebyobufuzi

Added 9th March 2020

OMUYIMBI Ronald Mayinja yandiba nga talina kuyitibwa mu byabufuzi. Gye buvuddeko yategeeza nti agenda kwesimbawo e Gomba era n’ayingira ekisinde kya People Power.

 Ronald Mayinja

Ronald Mayinja

OMUYIMBI Ronald Mayinja yandiba nga talina kuyitibwa mu byabufuzi. Gye buvuddeko yategeeza nti agenda kwesimbawo e Gomba era n'ayingira ekisinde kya People Power.

Wakati awo waabaawo ababungeesa olugambo nti yandiba nga yalya Muzeeyi mu ngalo. Ebigambo bino byamwokya n'asooka yeesonyiwa embeera ng'omugugu gumuzitooweredde.

Wiiki ewedde yasazeewo okuddayo mu situdiyo yeekolere ennyimba ze akube omuziki gw'ategeera obulungi.

Kyokka owoolugambo waffe eyalumise ku bigambo ebiri mu luyimba luno atugambye nti lulimu ebigambo by'obusugwa n'omukwano.

Oba alumba abantu abazze bamuwaayiriza ‘okulya' n'okubalyamu olukwe nga bwe bazze bamugamba? Nze naawe.

Mayinja azze akuba ennyimba nga Bizzeemu, Africa, Ssente y'ekibi, Tuli ku Bunkenke n'endala ezibadde zimulaga ng'omulwanirizi w'eddembe ate abalala nga bamulabanga anyiiza abamu ku bakulembeze.

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Amaka ga Seya Sebaggala

Seya alese omukululo mu byo...

EBYOBUFUZI ebyali bibuutikiddwa abayivu, Seya yabikyusa n’abiyingizaamu n’abantu ba wansi abaali beerabiddwa.

Mukaku ( ku kkono), Kato Lubwama ne Nyanzi ( owookubiri ku ddyo) mu lumbe.

Ekiri mu lumbe lwa Sebaggal...

Gavumenti esasudde obukadde 60, eddwaaliro lya IHK ze libadde libanja okujjanjaba Hajji Nasser Ntege Sebaggala...

Sebaggala ng’ayogera eri abawagizi be ku kabaga k’okumaliriza emisomo akaamutegekerwa ku Pope Paul e Lubaga mu 2003.

Ensonga lwaki Sebaggala bam...

ALHAJJ Nasser Ntege Sebaggala (Seya) afudde alese ekiragiro ekirambulula engeri gy’alina okuziikibwamu. “Tuli Basiraamu...

Sebaggala ng’azina ne mukyala we Mosh (ono yafa).

Sebaggala: Omusajja w'abaky...

ABAKYALA n’abaana ba Hajji Sebaggala bamuwaako obujulizi ng’abadde n’okwagala okwenjawulo. Abadde akisa ebyama...

Sebaggala ng’azina ne mukyala we Mosh (ono yafa).

Sebaggala: Omusajja w'abaky...

ABAKYALA n’abaana ba Hajji Sebaggala bamuwaako obujulizi ng’abadde n’okwagala okwenjawulo. Abadde akisa ebyama...