TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abtex ne Bajjo badduukiridde eyamenyeka okugulu n'abasuubuzi e Luwero

Abtex ne Bajjo badduukiridde eyamenyeka okugulu n'abasuubuzi e Luwero

By

Added 12th March 2020

Abtex ne Bajjo badduukiridde eyamenyeka okugulu n'abasuubuzi e Luwero

 Bajjo ne Abtex nga bakwasa omusajja eggaali

Bajjo ne Abtex nga bakwasa omusajja eggaali

 

ABATEGESI b'ebivbulu okuli Abtex wamu ne Bajjo bagenze e Luweero mu katale okusobola nebadduukirira omusajja eyakutuka okugulu nga ali ku kampeyini z'ebyokulonda Ronald Ndawula.

Farouq Wasswa afunye essanyu oluvannyuma lw'okumuwa eggaali ssatu wamu n'obukadde busatu obunamuyamba okutandikawo ekinamuyamba okutambuza obulamu obulungi.

Ono asabye  mukama abakuume nga bakyali balamu kubanga kye bamukoledde,kimuyambye okubeera nga agenda kuva mu mbeera embi.

Eggaali gy'abadde akozesa luli babadde bajimupangisa era nga buli lunaku awaayo 3000/-

wabula mukaseera kano agambye agenda kuzaayo eggaali eyo,asobole okutandika okuvuga emu ku zize nga naye aweeyo abavubuka abalala abamukolera asobole okubeera nga nezo ssente aziyingiza,wabula asabye bamuziira kiisa abalala bamuyambe asobole okugula ettaaka afuune wazimba akayumba ke.

Munnange Abtex ne Bajjo tebakomye awo bafunyeyo abakoozi abalala 5 ab'omukatale ne babawa emitwalo 100,000/= buli omu nga awamu gye mitwala 500,000/- bano bagambye bali ku kawefube wakuyamba bantu basobole okuva mu mbeera embi era nga bagambye sibakukoma kwabo boka bakyatambulira ddala kawefube ono bamutumywe

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...

Moses Magogo, Pulezidenti wa FUFA

FUFA eweze ttiimu okutendek...

FUFA eweze ttiimu zonna okutendekebwa n’okuzannya omupiira kagube gwa mukwano. Ekiragiro kino kikola okutuusa nga...