TOP
  • Home
  • Amawulire
  • BUKEDDE W'OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG'ALIMU EBIKULU BINO

BUKEDDE W'OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG'ALIMU EBIKULU BINO

Added 27th March 2020

Gavumenti etangaazizza ng’amaduuka ne Akeedi bwe bitannaggalwa olwa ssennyiga omukambwe.

Gavumenti etangaazizza ng'amaduuka ne Akeedi bwe bitannaggalwa olwa ssennyiga omukambwe.

Katumba Wamala awagidde ttakisi nazo okusomba ebyamaguzi.

Mulimu ebifaananyi nga Faaza asabira abafu 80 yekka mu Klezia nga baafudde coronavirus.

Tukulaze engeri abayimbi nabo gye beetetenkanyizza okuyita mu muyaga gwa ssenyiga omukambwe. Byonna mu Bukedde w'Olwokutaano.

Mu Byemizannyo: Fabregas eyali kapiteeni wa Arsenal alaze ebikyasibye ttiimu eno enkalu ng'agamba nti naye bye byamuggyayo.

Oyo ye Bukedde wo eyeewaayo okukusakira n'otajula.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pulezidenti Museveni.

Okugezesa eddagala erivumul...

ABAKUGU mu ddwaaliro ekkulu e Mulago batandise okugezesa eddagala eriwonya ssennyiga omukambwe erikoleddwa wano...

Biden ne Putin (ku kkono) lwe baasisinkana.

Biden akubidde Putin owa Ru...

JOE Biden Pulezidenti wa Amerika eyaakalayizibwa akubidde Putin owa Russia essimu enkambwe. Amulabudde okukomya...

Omuliro gukutte ekkolero ly...

OMULIRO ogutannategeerekeka kwe guvudde, gukutte kampuni ya Megha Industries e Kyambogo ekola emifaliso gya Royal...

Pulezidenti Museveni ng’alaga eddagala lye yatongozza.

Museveni atongozza okugezes...

PULEZIDENTI Museveni atongozza okugezesa eddagala erijjanjaba obulwadde bwa corona n'asoomooza Bannayuganda okukomya...

Hajji Kazibwe Bashir.

HAJJI BASHIR KAZIBWE: Ffiiz...

OMUBAKA omulonde owa Kawempe South, Hajji Kazibwe Bashir Mbaziira 33, munnamawulire, musomesa ate munnabyabufuzi...