TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Mukyala w'omuyimbi Davido akwatiddwa ekirwadde kya CoronaVirus

Mukyala w'omuyimbi Davido akwatiddwa ekirwadde kya CoronaVirus

Added 28th March 2020

Mukyala w'omuyimbi Davido akwatiddwa ekirwadde kya Coronavirus

 Davido ne mukyala we Choma

Davido ne mukyala we Choma

Mukazi w'omuyimbi Omunigeria Davido amanyiddwa nga Choma azuliddwa nga alina ekirwadde kya coronavirus.

Obubaka buno,Davido abutadde Ku mukutu gwe ogwa Instagram era n'ategeeza nti emabegako bombi ne mukyala we baali bali bweru w'eggwanga nga Davido yalina ebivvulu eby'enjawulo mu America ne bisazibwamu ate ye mukyala we yali London n'omwana waabwe. 

Bano olwakomyewo ne babakebera wabula ne bakizuula nti omukyala alina Corona Virus kyokka ye omwana mulamu bulungi ssaako ne Davido 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...