TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Kadaga alaze ekika kya sanitayiza akozesebwa okutta akawuka ka COVID19

Kadaga alaze ekika kya sanitayiza akozesebwa okutta akawuka ka COVID19

Added 15th April 2020

Sipiika Rebeca Alitwala Kadaga akkaatirizza bye yayogera ku ntandika bw'alaze ekika kya sanitayiza akozesebwa okufuuyira n'atta akawuka ka Coronavirus.

Sipiika Rebeca Alitwala Kadaga akkaatirizza bye yayogera ku ntandika bw'alaze ekika kya sanitayiza akozesebwa okufuuyira n'atta akawuka ka Coronavirus.

Agamba nti bwe yavaayo n'ayogera abantu baamutegeera kifuulannenge n'agamba kalifuuwa ono akoleddwa aba Dei International nga bali wamu ne Munnayuganda omutabuzi w'eddagala, Mathias Magoola. Bino abitadde ku mukutu gwe ogwa Twitter.
 
Kinajjukira nti gye buvuddeko sipiika yavaayo n'alaga nga bwe bavumbudde ekika kya sanitayiza wa kalifuuwa asobola okukozesebwa okutangira akawuka ka Coronavirus kyokka abantu abenjawulo ne bamwambalira nga bagamba nti teri muntu ayinza kuvumbula ddagala lya kikulo bwekityo ku Coronavirus.
 
Agamba nti yali tategeeza ddagala liwonya wabula sanitayiza gw'ofuuyira n'atta akawuka COVID19.

#BukeddeSsonsomola

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Olukiiko lwa NRM e Bukasa L...

WABADDEWO okusika omuguwa ku Ofiisi za NRM e Bukasa-Masozi mu Ggombolola y'e Bweyogerere mu Munisipaali y'e Kira...

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...

 Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

Mubiru atendeka Police FC a...

OMUTENDESI wa Police FC, Abdallah Mubiru, aweze nga sizoni ejja bw’alina okulaba nga ttiimu ye evuganya ku bikopo....