TOP

Eee..bannange nange nvuddeko awaka

Added 28th April 2020

Eee..bannange nange nvuddeko awaka

OMUKULU ono bwe yawulira nti ppikippiki manya Tukutuku zikkirizibwa okutambula naye kwe kugasala alabe bw'afunayo 100/-. Abadde afunayo abasaabaze babiri oba basatu n'abatambuza okubaggya n'okubazza mu bitundu by'e Nansana.

Abadde ayita ku baserikale enfunda eziwera kyokka ku nkomerero ya wiiki ewedde OC w'e Nansana, Jimmy Kakana yamukubye omukono mu Lubigi n'amusaba ebbaluwa ya RDC emukkiriza okusaabaza abantu n'adda mu kutamattama.

Yalabye by'awoza tebikwatagana kwe kumulagira akyuse eddeyo bw'aba tayagala ppikippiki ye manya tukutuku esibire ku poliisi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kayanja ng'ali mu situdiyo ye.

Wuuno 'mutabani wa Nabbi Ka...

JOB Kayanja y’omu ku ba pulodyusa abeekoledde erinnya. Wadde abayimbi tebakyakola olw’omuggalo gwa ssennyiga omukambwe,...

Pasita Kayiwa mu lumbe.

Paasita Kayiwa ayogedde ens...

Omusamize yandabula nti nali waakufa mu nnaku musanvu, kyokka ekyewuunyisa ate ye yafa ku lunaku olw’omusanvu....

Ekyatutte Paasita Bujjingo ...

Omusumba w’ekkanisa ya House of prayer Ministry International, Aloysius Bugingo yagugumbudde abantu abaavuddeyo...

Omugenzi Yiga yali ne Nabbi Omukazi.

Ebigambo bya pasita Yiga eb...

OMUSUMBA Augustine Yiga Abizzaayo ow’ekkanisa ya Christian Revival Church Kawaala abadde mwogezi akunkumula n’ennyenje...

Katikkiro Mayiga alabudde b...

'Mbakubiriza okuzannya eby’obufuzi eby’ekintu kiramu nga temusiiga bannammwe nziro wabula okutegeeza abantu enteekateeka...