TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bannakampala bagaanye okulinda masiki z'obwereere

Bannakampala bagaanye okulinda masiki z'obwereere

Added 19th May 2020

Bano Bannakampala tebajja kudda mu kulya nga Katonga ajjula, eby'okulinda masiki z'obwereere bagaanye okubirinda

Bannakampala tebaggwaayo, olwalabye poliisi ng'ebazzaayo olw'obutambala masiki mu feesi, ne bayiiyaayo ezekimpatira omwabadde, obusuuka bw'abaana, obutambaala, obukaaya n'ebirala bingi.
 

 

 

 

alt=''

 

 

alt=''

 

 

 

ABANTU abakozesa oluguudo oluva e Mateete okudda e Lwengo balimukusattira olw'omugga Kakiinga okubooga ne gusala oluguudo ekivudeko okukalubya eby'entambula mu kitundu kino.
    Kino kyegattidwako obutindo n'ebigoma ebyatekebwamu okwabika n'ebikola empompogoma z'ebinnya nga kizibu ekidduka kyonna okuyitawo.
     Abantu okusomoka omugga guno bamala kugyamu ngoye zabwe n'engato okwewala okutoba.
    Bo abali mu kusomosa abantu n'ebyamaguzi byabwe bali ku mugano nga omwana omuto bamusitulira silingi 2000/ ate omuntu omukulu 5000/- nga bwekituuka ku bannakazadde gujjabagira kuba bakubisamu emirundi ebiri olw'okuba baba balina omuntu omulala gwebasitulide munda.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Minisita Muyingo ng'annyonnyola.

Ab'e Bamunanika beeraliikir...

FAMIRE ez'enjawulo mu Bamunanika bali mu kwekubagiza olwa minisita Dr. John C. Muyingo okuwangulwa mu kalulu ekimulemesezza...

Aba bodaboda aba NRM nga bajaganya olwa Museveni okuwangula akalulu.

Aba bodaboda e Lubaga bajag...

ABA bodaboda mu Lubaga nga bawagizi ba NRM, baayisizza ebivvulu mu Lubaga nga bajaganya olwa ssentebe w'ekibiina...

Ssaabalabirizi Kazimba ng’abuulira mu kusaba eggulo.

Abaawanguddwa temwekwasa ba...

SSAABALABIRIZI w'ekkanisa ya Uganda, Dr. Stephen Kazimba Mugalu asabye baminisita ba Pulezidenti Museveni abaawanguddwa...

Ababaka ba NUP abaalondeddwa; Muhammad Ssegiriinya owa Kawempe North (ku kkono), Seggona owa Busiro East,Mathias Mpuuga ne Abdala Kiwanuka (ku ddyo) bwe baabadde bagenda okwogerako ne bannamawulire.

Aba NUP bafunye obujulizi b...

ABAMU ku bakulembeze ba NUP n'ababaka abaawangudde akalulu bategeezezza nga bwe balina obujulizi mu bitundu byabwe...

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...