TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Pulezidenti asasulidde Kasule owa Afrigo ez'obujjanjabi

Pulezidenti asasulidde Kasule owa Afrigo ez'obujjanjabi

Added 20th May 2020

Pulezidenti asasulidde Kasule owa Afrigo ez’obujjanjabi

SAID Kasule (atudde), omufuuyi w'omulere mu kibiina kya Afrigo Band yafunye essanyu ku Mmande bwe yatwaliddwa mu ddwaaliro lya Corsu e Ntebe asobole okujjanjabwa essaabiro.

Ono yawerekeddwaako Moses Matovu (ku ddyo) akulira Afrigo ne James Wasula eyali akulira ekibiina kya UPRS.

Baategeezezza nti balina essuubi nti agenda kuwona essaabiro erimaze emyezi mwenda nga limutawaanya okuva lwe yagwa mu kinaabiro. Ssente z'obujjanjabi ziweereddwaayo Pulezidenti Museveni.

Ssaabavvulu Balaam (owookubiri ku ddyo) eyabaddewo ku lw'omukulembeze w'eggwanga yategeezezza nti Pulezidenti Museveni yeewaddeyo okubeera nga okusasula ebisale bya Kasule byonna eby'eddwaaliro okutuusa lw'anaawona. Ku ddwaaliro baageze n'ebisale bya bukadde 18.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...

Abamu ku baffamire mu maka ga Maj. Mukasa e Kagoma.

Munnamagye eyayambako okule...

MUNNAMAGYE omulala, Maj. Gen. Eric Mukasa 60, eyakuba emmundu okuwamba enkambi y’e Kaweeweeta mu lutalo olwaleeta...