TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omubaka Saraha Babirye adduukiridde ab'e Bukakatta ababundabunda

Omubaka Saraha Babirye adduukiridde ab'e Bukakatta ababundabunda

Added 23rd May 2020

OMUBAKA w'abavubuka ba Buganda mu Paalamenti Sarah Babirye Kityo n'omugagga Saalongo Richard Kimera baguze kiro z'obuwunga 15000 ze ttaani 15 ne bazigabira abantu b'e Bukakatta ababundabunda n'amazzi agaabagoba mu mayumba oluvannyuma lw'ennyanja Nalubaale okubooga.

OMUBAKA w'abavubuka ba Buganda mu Paalamenti Sarah Babirye Kityo  n'omugagga Saalongo Richard Kimera baguze kiro z'obuwunga 15000 ze ttaani 15 ne bazigabira abantu b'e Bukakatta ababundabunda n'amazzi agaabagoba mu mayumba oluvannyuma lw'ennyanja Nalubaale okubooga.

Saalongo Kimera ssentebe wa NRM kansala w'eggombolola eno ey'e Bukakatta ku disitulikiti e Masaka nga musuubuzi w'ebyannyanja ebya konteyina. 

Ye omubaka Babirye Kityo mu kiseera kino yekuutira kadingidi okukiikirira abantu b'omu konsityuwensi ya Bukoto East agisigukululemu munna DP Florence Namayanja Mukasa. 

Bya Ssennabulya Baagalayina

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...