TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Jude Color Solution ekakasiddwa okufulumya masks

Jude Color Solution ekakasiddwa okufulumya masks

Added 27th May 2020

Jude Color Solution ekakasiddwa okufulumya masks

NGA gavumenti eri ku kaweefube w'okulwanyisa ekirwadde kya Covid-19 n'okulaba nga buli munnayuganda afuna masiki entuufu,aba kampuni ya Jude Colour Solution batandise omulimu ogw'okukola n'okufulumya masiki oluvannyuma lw'okufuna olukusa okuva mu kitongole kya UNBS ekivunanyizibwa mu kulondoola omutindo gw'ebintu ebitundibwa mugwanga.

Henry Zimbe omwogezi wa kampuni eno ategeezeza nti bafunye n'abakugu okuva mu minisitule yebyobulamu ababalambude era ne basiima n'omulimu gwe bakola era ne babawa n'ebiragiro kubutya bwezirina okulabikamu.

Zino zirina okubeera n'emibiri ebiri nga munda mulimu akasengejja amalusu omwandiyise akawuka ate nga n'omuntu asobola okugikozesa nagyooza buli lwamala okugyambala.

Ekirungi kya masiki zino zisobola okukozesebwa ebbanga eddene naye nga buli lunaku omuntu olina okusooka kugigolola okusobola okuta obuwuka bwonna.

Kyoka binno obikola akasengeja okajeemu nokazaamu oluvanyuma lwokwooza masiki eri nogigolola bulungi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...

Owoolubuto lw'emyezi 8 alum...

ZAKIYA Sayid omutuuze mu Sankala zooni-Lukuli mu munisipaali y'e Makindye apooceza mu ddwaaliro lya Ethel clinic...

Ssaabawandiisi w'ekibiina kya Nrm Justine Kasule Lumumba ng'ayogera mu lukung'aana lwa NRM

Aba NRM bawagidde enkola y'...

EKIBIINA kya NRM kiwagidde enteekateeka y’akakiiko k’ebyokulonda ey’okuwera enkungaana mu kampeyini z’akalulu ka...

Bannakalungu mudduke abatab...

SSENTEBE w'akakiiko akalwanyisa COVID 19 era omubaka wa Gavumenti e Kalungu Pastor Caleb Tukaikiriza awabudde...