
SIPIKA wa palamenti,Rebecca Alitwala Kadaga asabye ministule ekwasaganya ku nsonga z'ebweru(Foreign Affairs) okubeera nga eyambako omuyimbi Eddy Kenzo akomewo e Uganda.
Kinajjukirwa nti baagenda okuggalawo ebisaawe nga Eddy Kenzo ali mu Ivory Coast gye yali agenze okuyimba ku kivvulu kya "Mass 2020"