TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Katamba alondeddwa ku bwassentebe bwa Uganda Bankers Association

Katamba alondeddwa ku bwassentebe bwa Uganda Bankers Association

Added 27th May 2020

Katamba alondeddwa ku bwassentebe bwa Uganda Bankers Association

 Mathias Katamba

Mathias Katamba

Mathias Katamba, akulira dfcu bbanka alondeddeddwa ku bwa ssentebe bw'ekibiina ekigatta bbanka zonna ekya Uganda Bankers Association (UBA) okudda mu bigere bya Patrick Mweheire.

Kikunta w'ekirwadde kya Covid19 afukamizza kumpi ensi yonna teyalobedde bammemba ba UBA kutuuza lukung'aana lwabwe olw'omwaka olwabaddeyo nga  22 May 2020 mwe balondedde obukulembeze obuggya.

Abalala abaalondeddwa ku kakiiko akaggya kuliko; Sarah Arapta akulira Citibank ye mumyuka wa ssentebe, Varghese Thambi akulira Diamond Trust Bank ye muwanika, Sam Ntulume akulira NC Bank mubalirizi wa bitabo, Albert Saltson akulira Standard Chartered Bank, Committee ne Veronica Namagembe, akulira Pride Microfinance (MDI), balondeddwa nga bammemba ku kakiiko.More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...