TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako okumala ennaku bbiri

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako okumala ennaku bbiri

Added 28th May 2020

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika n'Olwokutaano ku ssaawa 12 ez'akawungeezi okutuuka ku Ssande ku ssaawa 4 ez’oku makya okusobozesa abakugu okutereeza enkola y'emirimu.

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika n'Olwokutaano ku ssaawa 12 ez'akawungeezi okutuuka ku Ssande ku ssaawa 4 ez'oku makya okusobozesa abakugu okutereeza enkola y'emirimu.

Omukung'aanya wa New Vision ow'oku ntikko, Barbara Kaija ategeezezza nti emikutu gyaffe egya Social media gigenda kusigala nga gikola nga bulijjo nga kwotadde n'amawulire ga e-paper https://epapers.visiongroup.co.ug .

Kaija yeetonze na'ategeeza nti amangu ddala ng'abakugu bamaze okutereeza enkola y'emirimu emikutu gijja kuddako tuddemu tubaweere buto

Gino emikutu gyaffe wammanga gigenda kusigala nga giweereza abantu;

Twitter

@bukeddeonline

 

@bukeddefama

@bukeddetv

@newvisionwire

 Facebook:

Bukedde.ug https://www.facebook.com/bukedde.ug/#

Bukedde TV https://www.facebook.com/BukeddeTV/

BukeddeFama https://www.facebook.com/BukeddeRadio/

The New Vision https://www.facebook.com/thenewvision/

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...

Ssentebe Andrew Kasatiiro ng'agezaako okunnyonnyola abaatafunye butimba.

Ab'e Jinja Kalooli batabuki...

Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....

Kasibante ku mpingu  ng'akwatiddwa.

Agambibwa okugezaako okufum...

OMUSUUBUZI   aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza  okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....