TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Sseremba adduukiridde ababodaboda mu Bukoto Central

Sseremba adduukiridde ababodaboda mu Bukoto Central

Added 1st June 2020

MUZUKKULU wa Kakeeto e Bbaale mu Buddu Godfrey Mayanja Sseremba adduukiridde abavuzi ba bodaboda mu Bukoto Central e Masaka ne kiro z'obuwunga e 2000 nebiddomola 30 ebya Ssabbuuni ow'amazzi bibayambeko mu muggalo gwa COVID 19

MUZUKKULU wa Kakeeto e Bbaale mu Buddu Godfrey Mayanja Sseremba adduukiridde abavuzi ba bodaboda mu Bukoto Central e Masaka ne kiro z'obuwunga e 2000 nebiddomola 30 ebya Ssabbuuni ow'amazzi bibayambeko mu muggalo gwa COVID 19

Sseremba obuyambi abuyisizza mu offiisi yaSeentebe wakakiiko akalwanyisa ssenyiga omukambwe aka Masaka COVID 19 Task Force era RDC Herman Ssentongo. 

Abasabye babugabire mu maggombolola okuli Kyesiiga, Kyannamukaaka ne Kabonera agakola Bukoto Central. 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

UNEB ewadde abayizi wiiki 5...

MINISITULE y’ebyenjigiriza ewadde abazadde n’abayizi omwezi gumu okusasula ssente z’ebigezo n’okwewandiisa okukola...

Trump ne Biden

Omugagga asasulidde abasibe...

OMUSAJJA bifeekeera, omu ku basinga obugagga mu Amerika akutte doola obukadde 16 n’asasulira abasibe 32,000 engassi...

Abawagizi ba Rukutana nga bajaganya

Engeri ebya Rukutana gye bi...

EBY’OBULULU bw’e Rushenyi bikyuse minisita Mwesigwa Rukutana bw’alangiddwa ng’eyawangudde akalulu k’essaza lino...

Omuyimbi Pia Pounds yeekokk...

Sheilah Gashumba kirabika kati ye yeekwatiramu mu kukuba ebifaananyi

Malokwezza ne mukazi nga bajaganya

Tofiri Malokweza (92): Ayog...

Bw’OLABA omuntu ow’emyaka 92 tolemwa kutendereza Katonda ate ng’eno bwe weebuuza ekyama kye ekimusobozesezza okuwangaala....