TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bagabidde abakozi b'Abachina obutimba bw'ensiri okubawonya emisujja

Bagabidde abakozi b'Abachina obutimba bw'ensiri okubawonya emisujja

Added 1st June 2020

MINISITULE y'ebyobulamu egabidde abakozi mu b'omu nnimiro z'abachina abalimira omuceere mu Lwera n'abavubi b'oku mwalo gw'e Kamuwunga obutimba bw'ensiri okubawonya emisujja.

Bubakwasiddwa omubaka wa Gavumenti e Kalungu Pastor caleb Tukaikiriza n'omumyuka we Hajat Sarah Nanyanzi ababakubirizza okubwebikka kibataase ku musujja gw'ensiri.

Abasawo bategeezezza nti baakizudde nti abantu bonna amaaso bagatunuulizza ssenyiga wa Coronavirus abeerabizza endwadde endala nazo ezikyakwata n'okutta ng'omusujja gwe gumu kuzo.

Maneja w'abakozi bano Victor Mpigga ku lw'abachina abegattira mu Zhong Industries yebazizza minisitule ne Gavumenti okutwalira awamu olw'okubaweera abakozi baabwe obutimba obw'obwerere ekiraze nga bwe babalumirirwa.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Basindikiddwa mu kkomera lw...

ABAASANGIBWA n’ebyambalo bya UPDF basindikiddwa mu kkomera.

Abaleppuka n'ogwokulya mu n...

KKOOTI yamagye e Makindye yejjeerezza abajaasi bataano ababadde bavunaanibwa okukola olukwe okuvuunika gavument...

Nuwashaba (ku kkono) lwe baamultwala ku kkooti okukola siteetimenti. Ku ddyo ye mwana Kyamagero eyattiddwa

Nuwashaba alaze bwe yafuna ...

OMUSAJJA gwe baakutte n’omutwe ku Palamenti ayogedde engeri gye yaweebwa ddiiru y’okusala omutwe gw’omwana n’alumiriza...

Nagirinya eyattibwa

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...