
Ono ye Safiina Namukwaya azaalidde bba Badiru Walusimbi abatuuze ku kyalo Birongo e Lwabenge mu Kalungu.
Ssentebe wa LCI John Kabandaategeezezza nti bulijjo balaba Namukwaya ng'agejja olubuto ne bagiyita entumbi nga tebeekakasa nti lwa mwana.
Namukwaya azaalidde mu ddwaliiro e Masaka gye baamulongoserezaamu mwana ono.



