TOP

'Amasinzizo gaggulwe'

Added 29th June 2020

Msgr .John Wynand Katende nga y'akulira ekifo kya Namugongo Kyoto asabye Gavumenti okuwa abakulira amasinzizo ebisaanyizo by'eyagala bagoberere kibasobozese okuggulawo amasinzizo.

Okwogera bino abadde mukubatuza abalongo ba Meeya wa Kira Municipality  Ssaalongo Julius Mutebi nagamba nti kyekiseera Gavumenti esseewo ebisannyizo byeyetaaga nga bweyakikola kubutale , olwo amasinzizo gasobole okugulwawo.
Angambye nti abantu buli lwebalwawo okukungaana beerabira Katonda olwo nekibaviirako okwenyigira mubikolwa ebyokusamira nokugoberera ebintu ebitali Katonda.
Mu ngeri yeemu Msgr Katende avumiridde abakulembeze b'amasinzizo abakozesa akatuuti nebawa bannabyabufuzi emizindaaalo okubuuza ku Bantu kyagamba nti kikyamu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omwami wange answaza ku kyalo

OMWAMI wange avuga takisi naye alina omwana w’omugagga gw’abadde atwala ku ssomero buli ku makya. Naye kirabika...

Mulyanyama ( mu kkooti) ng’ali n’abamu ku bakansala abaalondeddwa.

Bakansala abaalondeddwa baj...

Bakansala abaalondeddwa okukiika ku munisipaali za Kampala balabise okuwa bameeya obwangu mu kukulembera olw'okuba...

Rogers Bulegeya eyawangudde eky’abavubuka mu Masaka City nga bamusitudde.

Emivuyo mu kalulu k'abavubuka

OKULONDA kw'abavubuka n'abakozi kwetabiseemu obuvuyo ng'entabwe eva ku ssente n'okwerumiriza okwagala okubba obululu....

Sharon Kemigisha ayawangudde

Ababadde beesimbyewo bagaan...

Ababadde beesimbyewo ku kifo kya kansala omukyala ku muluka gw' e Wandegeya ku lukiiko lwa Kawempe munisipaali...

Omubaka Ssewungu ng'alaga omusaalaba gwe.

Omubaka Ssewungu ayogedde a...

Bulijjo ababadde beebuuza lwaki omubaka Joseph Gonzaga Ssewungu Sapule temuva mu bulago abanuukudde. Ssewungu...