TOP

Abatwala ebirime ebweru beemulugunya

Added 3rd July 2020

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa ekisusse.

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.





James Kanyije akulira kkampuni ya KK Foods abatwala ebirime eby'enjawulo mu butale bw'e Bulaaya agamba nti ebisale byentambula y'ennyonyi byatandika okusajjuka mu March ng'omuggalo gwa Corona gwakatandika.

Agamba nti ng'omuggalo tegunnabaawo buli kkiro y'ebirime yaggyibwangako wakati wa $1.2 ne $1.3 (4,440/- 4,810/- mu za Uganda) okusinziira ku nnyonyi wabula kati gwalinnya okutuuka ku $1.9 ne $2.2.(7,030/- ne 8,140/-).

Yagambye nti n'embeera y'obwavu e Bulaaya olwa Corona nayo ekosezza kinene akatale k'ebirime.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...

 Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

Mubiru atendeka Police FC a...

OMUTENDESI wa Police FC, Abdallah Mubiru, aweze nga sizoni ejja bw’alina okulaba nga ttiimu ye evuganya ku bikopo....

Omukuumi abuzeeko katono ok...

OMUKADDE aloopye bba gwe bamaze naye mu bufumbi emyaka 27 lwa kumuyita malaaya n'amugoba ne mu nyumba.