TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bannakalungu mudduke abatabuukiriza ebyobufuzi ne Covid 19 - RDC Tukaikiriza

Bannakalungu mudduke abatabuukiriza ebyobufuzi ne Covid 19 - RDC Tukaikiriza

Added 8th July 2020

SSENTEBE w'akakiiko akalwanyisa COVID 19 era omubaka wa Gavumenti e Kalungu Pastor Caleb Tukaikiriza awabudde abatuuze okwesamba Bannabyabufuzi abatandise okutabiikiriza ensonga za COVID19 mu by'obubufuzi.

Abagambye nti COVID akwata ku bulamu bwa buli omu n'olwekyo abamutaputa ekifuulanenge tekiggyawo nti obulwadde butta wadde nga Uganda tennafiirwayo. 

RDC Tukaikiriza alagidde ab'ebyokwerinda nandala Poliisi okwewala ensobi ng'eyatuuse ku Poliisi e Masaka owabodaboda gye yekuumiddeko omuliro n'afa.

Bino abyogeredde mu nsisinkano ya buli wiiki okwekkaanya ebituukiddwako mu kutangira Coronavirus mu Kalungu. 

Dr. Daniel Ssentamu akakasizza nti sampulo zonna ze bakeekebezze tebannafunamu mulwadde. 

RDC Tukaikiriza ng'ali mu lukiiko

Bassizakimu nti Bannakalungu boongere okwekuuma n'okwekwasa Katonda akingize ekirwadde kireme kubazinda ne bavumirira abatandise okwekuumamu ogutaaka bamenye amateeka. 

DPC Charles Okello asonze ku bumenyi bw'amateeka obutandikirizza mu muggalo nti ayungudde basajjabe baambalagane nabo. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...