TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda gutandise okuwulirwa

Omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda gutandise okuwulirwa

Added 12th July 2020

KKOOTI enkulu etuula ku Kizimbe kya Twed Towers mu Kampala etandise okuwulira omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda nga babawakanya okuteekateeka okulonda okutali kwa kukuba nkungana okwa ''Scientific Election'' nga guli ku ffayiro nnamba 122/2020.

Dr. Emmanuel Diini Kisembo eyaloopa omusango gw'ebyokulonda

Dr. Emmanuel Diini Kisembo eyaloopa omusango gw'ebyokulonda





Omusango guli mu maaso g'omulamuzi Easter Nambayo nga Dr Emmanuel Diini Kisembo yaddukira mu kkooti ng'awakanya enteekateeka y'okulonda kuno n'okunoonyeza obululu ku mikutu gy'amawulire n'emikutu gya social media.

Ng'ayita mu bannamateeka be aba Musa Kabega and Co. Advocate baawandiikira kkooti nga baagala eyimirize akakiiko k'ebyokulonda obutateeka bya scientific election mu nkola olw'ekireera  ekitono kye baaweramu entegeka  z'okulonda  nti tekisobozesa baagala kwesimbawo kulonderamu bumyufu n'obuteebuuza ku bibiina eby'enjawulo nga bateeka mu nkola ebintu bino. 

Wabula balooya ba EC baasabye gwongezebweyo. Guddamu leero ku Mmande nga July 13, 2020 .

KKOOTI enkulu etuula ku Kizimbe kya Twed Towers mu Kampala etandise
okuwulira omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda  nga
babawakanya okuteekateeka okulonda okutali kwa kukuba nkungana okwa  ''Scientific Election''
nga guli ku ffayiro nnamba 122/2020. Omusango guli mu maaso g'omulamuzi Easter Nambayo nga Dr Emmanuel
Diini Kisembo yaddukira mu kkooti ng'awakanya enteekateeka y'okulonda kuno
n'okunoonyeza obululu ku mikutu gy'amawulire n'emikutu gya social
media. Nng'ayita mu bannamateeka be aba Musa Kabega and Co. Advocate
baawandiikira kkooti nga baagala eyimirize akakiiko k'ebyokulonda
obutateeka bya scientific election mu nkola olw'ekireera
 ekitono kye baaweramu entegeka  z'okulonda  nti
tekisobozesa baagala kwesimbawo kulonderamu bumyufu n'obuteebuuza
ku bibiina eby'enjawulo nga bateeka mu nkola ebintu bino.  Wabula balooya ba EC baasabye gwongezebweyo. Guddamu leero ku Mmande nga July 13, 2020 .

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Olukiiko lwa NRM e Bukasa L...

WABADDEWO okusika omuguwa ku Ofiisi za NRM e Bukasa-Masozi mu Ggombolola y'e Bweyogerere mu Munisipaali y'e Kira...

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...

 Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

Mubiru atendeka Police FC a...

OMUTENDESI wa Police FC, Abdallah Mubiru, aweze nga sizoni ejja bw’alina okulaba nga ttiimu ye evuganya ku bikopo....