TOP

Obutungulu busobola okukuggya mu bwavu

Added 15th July 2020

GWE abadde alowooza nti obwavu bwakwesibako era nga n’olumu weeyita mwavu, okukaaba kwo kukomye anti obutungulu kye kimu ku bintu ebisobola okukuggya mu bwavu naawe ne weewuunya.


Obadde okimanyi nti osobola okufuna obukadde 22 mu myezi ena okuva mu butungulu? Okulima obutungulu bizinensi efuna ekiralu singa obulimira mu kifo ekituufu naddala mu nsozi awannyogovu, okubala sizoni n'okugula ensigo entuufu.

􀁺 Yiika okugirongoosa kirungi n'okozesa tulakita kuba ettaka lyetaaga okuba nga liyiikayiika era nga ggonvu kuba emirandira gy'obutungulu minafu. Nga yiika eyinza okugirimira 150,000/-.

􀁺􀀃Weetaaga ensigo y'omulembe kkiro emu ku 750,000/- oba kakadde.

􀁺􀀃Olina okussaaamu ebigimusa by'obusa loole musanvu nga buli emu ya 250,000/- n'osaasaanya 1,750,000/-.

􀁺􀀃Eddagala; kkiro 10 eza mancozeb nga buli emu egula 13,000/- oba 14,000/-. Nga wano weetaaga 130,000/- oba 140,000/-.

􀁺􀀃Eddagala eritta ebiwuka (pesticide), kkiro ssatu buli emu ku 60,000/-. Nga wano weetaaga 120,000/-.

􀁺􀀃Eddagala eriwonya nga waliwo obulwadde (curative), kkiro bbiri buli emu ku 60,000/- nga wetaaga 120,000/-.

􀁺􀀃Ekijimusa kya NPK kkiro 80 ku 3,000/- buli emu olwo nga wetaaga 240,000/-.

􀁺􀀃Can kkiro 80 ku 3,000/- buli kkiro nga wano weetaaga 240,000/-.

􀁺􀀃Omugatte 3,500,000/- Muno okungulamu ttani 15-20 nga buli kkiro ya 1,500/-. Wano obeera ofuna 22,500,000 oba obukadde 30.

BY'OTALINA KUBUUSA MAASO

􀁺 Oteekwa okukebera ettaka okuzuula oba linaddamu obutungulu, bwe libaamu ekibulamu abakugu bajja kukuwa amagezi

􀁺􀀃Oteekwa okumanya sizoni entuufu okusinziira ku katale

􀁺􀀃Oteekwa okumanya sizoni mu mbeera y'obudde.

􀁺􀀃Funa ensigo entuufu.

􀁺􀀃Funa ebijimusa. n'eddagala ebituufu.

􀁺􀀃Eriiso lisse ne ku katale ak'ebweru.

Bikung'aanyiziddwa Herbert Musoke okuva ku Davis Kanyesigye owa House of seeds.

GWE abadde alowooza nti
obwavu bwakwesibako era
nga n'olumu weeyita mwavu,
okukaaba kwo kukomye anti
obutungulu kye kimu ku bintu
ebisobola okukuggya mu bwavu
naawe ne weewuunya.
Obadde okimanyi nti osobola
okufuna obukadde 22 mu myezi
ena okuva mu butungulu?
Okulima obutungulu bizinensi
efuna ekiralu singa obulimira
mu kifo ekituufu naddala mu
nsozi awannyogovu, okubala
sizoni n'okugula ensigo entuufu.
􀁺 Yiika okugirongoosa kirungi
n'okozesa tulakita kuba ettaka
lyetaaga okuba nga liyiikayiika
era nga ggonvu kuba emirandira
gy'obutungulu minafu. Nga yiika
eyinza okugirimira 150,000/-.
􀁺􀀃Weetaaga ensigo
y'omulembe kkiro emu ku
750,000/- oba kakadde.
􀁺􀀃Olina okussaaamu ebigimusa
by'obusa loole musanvu
nga buli emu ya 250,000/-
n'osaasaanya 1,750,000/-.
􀁺􀀃Eddagala; kkiro 10 eza
mancozeb nga buli emu egula
13,000/- oba 14,000/-. Nga
wano weetaaga 130,000/- oba
140,000/-.
􀁺􀀃Eddagala eritta ebiwuka
(pesticide), kkiro ssatu buli emu
ku 60,000/-. Nga wano weetaaga
120,000/-.
􀁺􀀃Eddagala eriwonya nga
waliwo obulwadde (curative),
kkiro bbiri buli emu ku 60,000/-
nga wetaaga 120,000/-.
􀁺􀀃Ekijimusa kya NPK kkiro
80 ku 3,000/- buli emu olwo
nga wetaaga 240,000/-.
􀁺􀀃Can kkiro 80 ku 3,000/-
buli kkiro nga wano weetaaga
240,000/-.
􀁺􀀃Omugatte 3,500,000/-
Muno okungulamu ttani
15-20 nga buli kkiro ya 1,500/-.
Wano obeera ofuna 22,500,000
oba obukadde 30.
BY'OTALINA KUBUUSA MAASO
􀁺 Oteekwa okukebera ettaka
okuzuula oba linaddamu obutungulu,
bwe libaamu ekibulamu
abakugu bajja kukuwa
amagezi
􀁺􀀃Oteekwa okumanya sizoni
entuufu okusinziira ku katale
􀁺􀀃Oteekwa okumanya sizoni
mu mbeera y'obudde.
􀁺􀀃Funa ensigo entuufu.
􀁺􀀃Funa ebijimusa.
n'eddagala ebituufu.
􀁺􀀃Eriiso lisse ne ku katale
ak'ebweru.
Bikung'aanyiziddwa Herbert Musoke
okuva ku Davis Kanyesigye owa
House of seeds.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dodoviko (aliko ssaako) ne banne ku mukolo ogumu.

Ebipya ebizuuse ku Dodoviki...

DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata...

Lukwago nga bamukwasa empapula za FDC

FDC ewadde Lukwago bbendera...

ESSUUBI lya Ssalongo Erias Lukwago okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bw’eggwanga ku tikiti ya FDC mu 2021 likomye...

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...