TOP

Abasoma obusawo beeraliikirivu ku muggalo

Added 21st July 2020

ABAYIZI abasoma obusawo mu Ttendekero lya Gulu College of Healthy Science bali mu kusattira olw’omuggalo gwa Corona ogwongezebwayo olutatadde nga bagamba nti gusannyalazza enteekateeka y’emisomo gyabwe.

Nasasira (Wakati) Deneth Turyahabwe (ku kkono) ne Simon Jurua ku ddyo.

Nasasira (Wakati) Deneth Turyahabwe (ku kkono) ne Simon Jurua ku ddyo.

ABAYIZI abasoma obusawo mu Ttendekero lya Gulu College of Healthy Science bali mu kusattira olw'omuggalo gwa Corona ogwongezebwayo olutatadde nga bagamba nti gusannyalazza enteekateeka y'emisomo gyabwe.
Bano nga bakulembeddwa akulira abayizi ku ttendekero lino, Saul Nasasira bayogeddeko eri Bannamawulire e Ntinda mu Kampala ne bategeeza nti mu kiseera kino tebawulira kanyego kava mu Gavumenti ku ki ekiddako gye bali. Abayizi bano bagamba nti bangi ku bo baali balindiridde bigezo byabwe eby'akamalirizo ebibasindika mu malwaliro mu mwaka ogw'okwegezaamu, kyokka byonna byataataagana nga bangi tebamanyi kyakuzzaako nga n'ebiwulirwa bigamba nti n'ettendekero lino waliwo abaagala okulisengulawo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...