TOP

Ebbula ly'amazzi lisattiza ab'e Lwengo

Added 23rd July 2020

Abatuuze okuva ku byalo bina Lwembogo,Kibubbu,Mudaala ne Katovu B mu ggombolola ye Malongo mu disitulikiti ey’elwengo bali mukusattira olw'ebbula ly’amazzi eri bakoma mu bulago nga kivudde ku nzizi zaabwe okukalira era mu kiseera kino ekidomola kituuse ku nusu 2000/-

Abatuuze okuva ku byalo bina Lwembogo,Kibubbu,Mudaala ne Katovu B mu ggombolola ye Malongo mu disitulikiti ey'elwengo bali mukusattira olw'ebbula ly'amazzi eri bakoma mu bulago nga kivudde ku nzizi zaabwe okukalira era mu kiseera kino  ekidomola kituuse ku nusu 2000/-

Omusasi waffe atuuse ku luzzi olusigade nga lukwatiridde abatuuze olusangibwa ku kyalo Katovu B tusanze abatuuze bekozemu omulimu gwokusibawo emiti abaana baleme kulugwamu ng'ate nalwo amazzi makyafu bagagabana n'ente.

Wano tusanzeko abaana ababadde baze okukimirako bakadde baabwe amazzi nga buli gw'osanga akutte  olwendo olusibiddwako akaddomola akasaleko waggulu akabayambako okukokota amazzi gano

Batunnyonyodde engeri gye bakoseddwa mu kutindiga olugendo nga banoonya amazzi omuli abavubuka n'abasajja abagumbudde omuze gw'okubateegera ku luzzi luno n'okwagala okubatusaako ogw'obuliisa maanyi ng'ate abaana abato bo babakuba emigo ekitadde obulamu bwabwe mu matiga.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abapoliisi nga balawuna mu Kampala.

Okunoonyereza kulaze ebibul...

OKUYITA mu kunoonyereza kwa Vision Group etwala ne Bukedde, Bannayuganda balaze ebyokwerinda n’obutebenkevu bwe...

Nakibinge

Kasikonda amusse ayigga kalulu

KASIKONDA akutte eyeesimbyewo ng'anoonya akalulu n'aziyira. Amulumye okumala ennaku nnya ng'assiza ku byuma oluvannyuma...

Abasawo nga bassa omwana mu ‘incubator’

Bafunye ebyuma ebibikka abaana

OMUWENDO gw'abaana abafa nga tebannatuusa myezi 9 (kwe balina okuzaalibwa) mu disitulikiti y'e Kamuli, Buyende...

Katuukiro (owookubiri ku ddyo), Polof Kisambira (akutte akazindaalo) ne baminisita ba Busoga.

Kyabazinga akungubagidde Ntalo

KYABAZINGA wa Busoga William Wilberforce Nadiope IV akungubagidde Vincent Ntalo Kakete taata wa Katuukiro we, Dr....

Nassimu Kyazike.

'Muntaase munponye okusula ...

OMUSERIKALE wa UPDF abafere gwe baalimba okuguza enju ne bamwefuulira ne bamukuba kalifoomu n'okumubbako obukadde...